abasirikale ba updf 300 bambaziddwa ennyota e kasijjagirwa

Abasirikale ba UPDF 300 abalinnyisiddwa amaddaala omudduumizi w’amaggye owokuntikko Gen. Museveni bambaziddwa ennyota zaabwe mu nkambi y’amaggye e Kasijjagirwa mu Disitulikiti y’e Masaka.

Bano okuva ku ddala lya Corpol okutuuka ku Lt. Col omukolo gw’okubambaza ennyota gukuliddwa Omuduumizi w’enkambi eno, Brig. Joseph Ssemwanga nga gwetabiddwaako n’abaantu baabulijjo abenjawulo e Masaka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
sirina ssente zakubawa – Pulezidenti museveni