97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Sejjusa kweyerusa, oba mmwe mulinda ki – Bad Black

Shanitah Namuyimbwa aka Bad black avuddeyo nayogera ku ngeri gyawuliramu okuva lweyatandika okweyerusa emyaka 7 egiyise. Yavuddeyo nawandiika nti kati giweze emyaka 7 bukyanga ntandika okweyerusa. Kantwale omukisa guno obutesigaliza kyaama ngabaneko ne bakyala bannange ekigendererwa ekisooka ekisinga ekyokweyerusa. Oluvannyuma lw’okulaba abakyala abamu nga balinga soda wa fanta, ngenda kubaggulirawo eddwaliro ku online erigenda okukuyamba okweyerusa okutuusa bwolifaanana Micheal Jackson.

About Mubiru Ali

Leave a Reply