Pulezidenti wa Democratic Party era Minisita avunaanyizibwa ku byamateeka nebyekiramuzi Norbert Mao naye yegasse ku Babaka abalonde Bannakibiina ki National Resistance Movement
🗳️ Pulezidenti wa Democratic Party era Minisita avunaanyizibwa ku byamateeka nebyekiramuzi Norbert Mao naye yegasse ku Babaka abalonde Bannakibiina ki National Resistance Movement – NRM abagenze mu lusirika e Kyankwanzi.
Mao agamba nti olusirika luno lukulu nnyo mukuteekerateekera Eggwanga.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

