Pulezidenti wa Common Mans Party Mubarak Munyagwa Sserunga…
Pulezidenti wa Common Man’s Party Mubarak Munyagwa Sserunga avuddeyo nategeeza nti ekizibu ky’Oludda oluvuganya Gavumenti mu Ggwanga ekisinga ye National Unity Platform kuba terina kulowooza kwebuziba. Ono agamba nti balina okugirwanyisa esaanewo.
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#ugandadecides

