President Museveni ne banne basoma akatabo akaggwako – Mpuuga
Hon. Mathias Mpuuga: President Museveni n’abantu be basoma ekitabo ekyaggwako nga kati kibakozesa ensobi ezitagambika. Tebakyamanyi kituufu kigenda mu maaso mu bulamu bw’abantu ababulijjo. Bano basazeewo okukozesa obukambwe obuyitiridde ku Bannansi.


