Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,106 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Yafeesi z’ekitongole kya CCEDU zirumbiddwa

December 26, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Kampala ekedde Kunoonyereza ku ngeri abantu abatannategeerekeka gyebaalumbye yafeesi z'ekitongole kya CCEDU ( Citizens Coalition for Electoral Democracy in Uganda) mu kiro ekikeesezza olwaleero nnebaweweenyula omukuumi emiggo era n'emmundu ye nebakuuliita nayo. 

Crispy Kaheru omukwanaganya w'ekitongole kino agamba nti mu kiseera kino bali mu kwekenneenya okumanya ebintu bimeka ebyabbiddwa. .

Ekigendererwa kya kino nabuli kati tekinnategeerekeka !