poliisi ya yuganda yakutendekebwa mubyokulwanyisa okukukusa ebiragalalagala
Okutendekebwa ku bikwatagana n’okulwanyisa okukukusa ebiragalalagala mu Ggwanga kutandsie wali ku Uganda Police Forensics laboratory, e Naguru. Abantu abasoba mu 20 okuva mu Yuganda ne Kenya bebagenda okutendekebwa nga bisiddwamu ensimbi Poliisi ya Germany Federal Police.

