97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Poliisi esazizzaamu olukungaana lwa People Power

Uganda Police Force evuddeyo newandiikira Munnakisinde kya People Power – Uganda era Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ngemutegeezanga bwetagenda kumukiriza kukuba olukungaana olunaku lw’enkya nga 25 – February – 2020 ku Pope Paul wadde nga yagiwandiikira nga 14 – February – 2020 nga yalina okufuna okuddibwamu mu ssaawa 48. Bobi Kyagulanyi agamba nti Poliisi eyagala agiwa okusaba kweyakola mu buwandiika bwebaali mu kafubo n’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga Electoral Commission Uganda.

About Mubiru Ali

Leave a Reply