Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 203 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Nakyobe atabukidde aba Poliisi y’e Kabalagala

October 19, 2023 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu Kampala Capital City Authority – KCCA ssaako n’Abakungu abalala okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga batabukidde abantu ab’enjawulo omubadde n’abakulira Uganda Police Force ye Kabalagala olw’obuccaafu mu bitundu byabwe obuviiriddeko n’okwonoona enguudo.
Omuwandiisi w’olukiiko lwa Baminisita ate nga y’akulira Minisitule y’abakozi Rucy Nakyobe ayagadde n’okuggala Poliisi y’e Kabalagala olw’okusanga kazambi akulukuta nga agenda mu luguudo.
Bino bibaddewo bano nga balambula enguudo ez’enjawulo ng’eggwanga lyetegekera abakulembeze b’amawanga abasukka 150 omwaka ogujja.