Poliisi ekutte 13 lwakubba nnamba za motoka
Poliisi ya Kampala n’emiriraano enkya yaleero ekutte abavubuka 13 abagambibwa okwenyigira mukubba ennamba z’emotoka mu Luweero n’e Kampala oluvannyuma nebasaba bannyini zo ssente.
Bano basangiddwa ne nnamba za motoka 8 wabula ye abakulira yabuzeewo.

