97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omuwagizi wa Bobi Wine asuuliddwa ku Entebe Express Highway

Kibuuka James nga musuubuzi wa Ttaka era nga mutuuze we Nangabo olwaleero alifa alulojja anti agamba y’omu ku baakwatiddwa ku luguudo lw’e Entebe bweyabadde agenda okwaniriza Omubaka Kyagulanyi Ssentamu ku kisaawe ky’ennyonyi wabula oluvannyuma lw’essaawa eziwerako nga anoonyezebwa ab’enganda ze asangiddwa nga alekeddwa ku luguudo olupya olwa Entebe Express Highway.

About Mubiru Ali

Leave a Reply