Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 612 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Sports

Giweze emyaka 17 bukyanga Paul Hasule afa

April 26, 2021 · Mubiru Ali
#SimbaSportsHistory:
PAUL EDWIN V8 HASULE WUMMULA MIREMBE:
Bwerwali bweruti nga 26 April 2004 Munnabyamizannyo Paul Edwin ‘V8’ Hasule 44, naava mu bulamu bw’ensi eno. Olwaleero giweze emyaka 17 bukyanga ava mu bulamu bwansi eno.
Hasule yaliko omuduumizi era Omutendesi wa Ttiimu y’eggwanga Uganda Cranes. Yasambirako ttiimu ya SC Villa okuva mu 1984 – 1993. Yatendekako SC Villa okuva 1994–1995, 1995 State House, 1995–1998 Simba SC, 1998–2000 SC Villa, ne 2000–2004 Police FC.