Omuwabuzi omututumufu mu by’obufuzi awerennemba na gwa kubba mannyo ga nvubu
Yekoyada Nuwagaba omuwabuzi omututumufu ku nsonga z'ebyobufuzi mu ggwanga asimbiddwa mu Kaguli mu kkooti ku Buganda Road nga alangibwa gwa kubba mannyo ga Nvubu agawereramu kkiro lukumi 1000 n'amaliba g'enfudu.

