Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Amasomero temwongeza bisale – Minisita Kataaha
January 27, 2023 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Hon. Janet Kataaha Museveni avuddeyo nategeeza nga Olukiiko lwa Baminisita olwatuula ku bbalaza bwerwasalawo awatali kwesalamu nti amasomero galeme kwongeza bisale byamasomero nti era bagendere kwezo ezasasulwa mu lusoma olwokusatu olwomwaka oguwedde.