97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Omulamuzi wa Kkooti ye Makindye Lorna Patience Kukundane…

Omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye Lorna Patience Kukundane olunaku lweggulo yalagidde Uganda Police Force okuzzaayo Brain Kirumira aka Brain White amale okujanjabibwa n’oluvannyuma bamuleete mu Kkooti asomerwe emisango.
Brain White yawuliddwako ngawoowola okukira omuto alirira nnyina ngeno bwasinda okukira owolukindo ekyawalirizza Omulamuzi obutamusomera musango gumuvunaanibwa ngagamba nti ono ali mu bulumi bungi.
Brain White yaleeteddwa mu Kkooti nga bamusitulidde ku mufaliso wakati mu mirango emingi ssaako okusinda.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe


About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply