Omubaka wa Yuganda e Kenya agudde ku kabenje
Omubaka wa Yuganda e Kenya Phoebe Otaala yaddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka olunaku lw’eggulo oluvannyuma lw’okuggwa ku kabenje ku luguudo oluva e Malaba okudda e Bungoma.