Omubaka wa Butambala era nga ye Mumyuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owa Massekatti Hon.
Omubaka wa Butambala era nga ye Mumyuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owa Massekatti Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi n’abalala bwebavunaanibwa ogw’obutujju n’okulya mu Nsi yaabwe olukwe baziddwayo ku alimanda okutuusa nga 31-March-2026.

