Omu yeyakazuulwa e Bududa nga abikiddwa amayinja
Abantu abasoba mu 40 bebasuubirwa okuba nga bafiiridde mu mataba agalese nga ettaka libumbulukuse mu Disitrict y’e Bududa. Omukyala y’omu kubasobode okutaasibwa aba Uganda Red Cross nga yasangiddwa nga aziikiddwa amayinja.


