97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Okusabira omwoyo gwa Bishop Kaggwa kugenda mu maaso

Okusabira omwoyo gweyaliko Omusumba w’essaza ly’e Masaka Bishop John Baptist Kaggwa eyawummula kugenda mu maaso ku Lutikko e Kitovu .
Vicar General wa Masaka Diocese Dominic Ssengoba yakulembeddemu ekitambiro kya misa eno era nga ayogedde ku mugenzi ng’abadde omuntu w’abantu, ng’abadde ayagala nnyo eddiini ye.
Wakuziikibwa e Bukalasa olunaku olw’enkya ku ssaawa munaana mu Disitulikiti y’e Kalungu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply