97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Okukaayanira obwa Sipiika kweyongedde mu Palamenti.

Nga okukaayanira obwa Sipiika wa Palamenti ya Yuganda kwongedde okunyinyittira, ababaka balina endowooza za njawulo.

Cecilia Ogwal akiikirira Dhokolo agamba nti ekifo kino kigwanira Kadaga akiddemu kubanga akiweererezzaamu bulungi ate abalala bakalambira nti Kadaga ayisa mu budde obuteekwa okukoma okuteesa so nga omumyuka we Jacob Oulanya nga naye ayagala kutwala bwa Sipiika obudde abatuusa bulungi.

Kadaga obwa Sipiika abuvuganyaako n’omumyuka we Jacob Oulanya.

About Mubiru Ali

Leave a Reply