Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 500 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omulamuzi wa Kkooti ya Mwanga 11 awadde beyiro omusajja eyagezaako okutuusa obulabe ku Bishop we Namirembe Rt. Rev Wilberforce Kityo Luwalira

May 14, 2018 · Mubiru Ali

Herbert Solomon Kaddu ategezezza Omulamuzi w’eddaala erisooka Julius Mwesigye nti okuva lweyasibwa awulira obulumi mumbiriizi ate nga yalabirira famile ye.

Kaddu aleese abamweyimirira bana okubadde Maama we Nalugo Annet Josephine, bakojja be babiri wamu ne mukwano ggwe.

Omulamuzi Mwesigye alagidde Kaddu okuwaayo emitwalo asatu egy’obuliwo ate abamweyimiridde nabasaba buli omu okusasula obukadde busatu obutali bwabuliwo era n’okufuba okulaba nti bamuzza mu kkooti nga 28 may.