Okuddamu okubala obululu bw’e Kalungu kutandise
Omulamuzi wa Kkooti e Masaka agobye okusaba kwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Katabaazi Francis eyawangula Minisita Bamulangaki Ssempijja ku kifo ky’Omubaka eyaddukira mu Kkooti nga ayagala baddemu okubala obululu.
Okubala obululu kutandise ku Kkooti e Masaka.

