97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

New Formation ezze nankuba mpya – Muntu

Omutandisi w’ekisinde ki New Formation Gen. Gregory Mugisha Muntu asekeredde ababijjweteka nti ekigendereerwa kye kyakusuula ludda luvuganya Gavumenti. Ono agambye nti wegunawereera omwaka abamwogerako emimwa agya kuba agizibye kubanga oludda oluvuganya wa kulwongera amaanyi.
Ku kyabamu ku baali bamwegaseeko ate okwamuka omugendo gwe, agamba nti buli muntu alina eddembe okuyingira ekibiina kyayagala era nakivaamu nga tewali amukugira.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply