Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
IGP alagidde banoonyereze kubigambibwa nti Bobi Wine yagibwa ku radio
November 27, 2020 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola alagidde basajja be batandike okunoonyereza ku bigambibwa nti eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yaggibwa ku mpewo za Spice FM esangibwa e Hoima ku lwokuna nga 26-November-2020 bweyali agenze okwogerako eri abawagizi be.
IGP ayagala bazuule oba nga ddala baali babyakwerinda abatataganya pulogulaamu ye oba.