97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Namuttikwa w’enkuba asse abbujje lya myezi 6.

Namuttikwa w’enkuba akedde okufudemba enkya ya leero aleese omwana wa myezi mukaaga nga mufu ku kyalo Kanyanya mu Divizoni y’e Kawempe.

Omwana ono ye Brian Kyeyune abadde ayaliddwa wansi nga Maama we ne Taata we bali ku kitanda waggulu mu kazigo ka kisenge kimu.

Bino bikakasiddwa ayogerera police mu bitundu bya Kampala, Patrick Onyango.

About Mubiru Ali

Leave a Reply