97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Namboole waakuwuuma.

Kunaaba kulya nakukomba ssowaani enkya ku kisaawe kye ggwanga ekikulu Mandela National Stadium – Namboole nga Ttiimu y’eggwanga Uganda Cranes ebulonda ne Togo mu kusunsulamu abaneetaba mu Mupiira gwekikopo kyensi yonna.
Mu wiiki eno yennyini gyetukuba amabega tiimu ya Uganda yakuba Togo ku bugenyi e Togo ku goolo emu ku zeero . Kati nga Uganda yeetaaga kugwa maliri gokka.
Enkya e Namboole emiryango giggulwawo ssaawa mwenda.
We go we go…..

About Mubiru Ali

Leave a Reply