Nalumizibwa nnyo SFC lyeyatulumba – Nambooze
Hon. Betty Nambooze: Okuva September omwaka oguwedde aba SFC lwebalumba Parliament nalumizibwa byansusso era mbadde ku kitanda nga sikola. Nalina obuzibu n’enkizi kati ate n’eviivi lyakkono linnuma nnyo. Obujanjabi bwenfuna kati bukomekerezza buntadde mu kaggaali.


