97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Muyimbule abaana baffe ebyokulonda byaggwa – Bazzadde babawagizi ba NUP

Abenganda z’abantu abaawambibwa n’abalala abattibwa mu kalulu ka 2021 kko naabo abakwatibwa bavuddeyo nebawanjagira bekikwatako bayimbule abantu baabwe kuba tebalina musango ate nga bano be baali bayimirizzaawo amaka gaabwe.
Bano basinzidde ku kitebe ky’ekibiina kya National Unity Platform – NUP e Kamwokya abakulembeze bekibiina gyababakwasirizza ebintu bya ppaasika olunaku lw’eggulo.

Leave a Reply