Muntu tujja musubwa
Ibrahim Ssemuju Nganda (FDC): Gen. Mugisha Muntu tugenda kumusubwa ng’omu kubatandika ekibiina kino ekya FDC. Wabula abo bonna abasigadde naye nga omutima gwabwe guli ne Muntu baddembe okugenda. Tebasaanye kwemotyamotya, kuba tulina okujjuza ebifo byabwe mwebanaaba bavudde.


