Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
Abatuuze basse agambibwa okubba embuzi mu bukambwe
November 21, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Waliwo omusajja atanategeerekeka akubiddwa emiggo emizibu abatuuze ababadde bataamye obugo negimuggya mu budde mu Gombolola y’e Bambago mu Disitulikiti y’e Budaka.
Kigambibwa nti ono yasangiddwa n’embuzi 5 ezirowoozebwa okuba enzibe mu kiro ku luguudo lwa Mbale – Tirinyi.