Mulage ekipya kyemugenda okukolera Bannayuganda – Ssebaggala
Alhaji Nasser Ntege Ssebaggala awabudde ekibiina kya Democratic Party n’ekiwayi ky’abavubuka ekya UYD kunteekateeka ze balimu ez’okugatta ekibiina nategeeza nti Bannayuganda kyebeetaaga kwekubanjulira program ennungi so ssi kubalaga buwagizi bwebafunye ensangi zino.


