97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Mukajanga afudde

John Bosco Kyeyune amanyiddwa nga Mukajanga eyali aweerereza emirimu gya Mukama mu Mt. Zion Prayer Center e Bukalango ku Hoima road afudde enkya ya leero.

Mukajanga asangiddwa nga a fiiridde mu makage era nga ekiviiriddeko okufa kwe tekinnategeerekeka. Kigambibwa nti yakulembeddemu okusaba kw’amalya g’ebyemisana ku kizimbe kya Jemba Plaza wakati mu Kampala.

Mukajanga abadde akola pulogulaamu emanyiddwa nga FOOD FOR THE SOUL ku Telefaayina ya Bukedde buli Sande.

Wabula waafiiridde nga abadde yayimirizibwa mu Eklezia Ssaabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply