Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ttiiru Ttiiru Ttiiruula Wetiiyuule mu Kiggunda Ky’omwaka

July 21, 2017 · Mubiru Ali

Wetwogerera nga kati ebula mbale okutuuka ku ntujjo ya Bannayuganda esinga era ebaamu olusabattula lw’endongo nga buli omu amalayo akalimi k’essanyu.

Nabwekityo Simba ewezezza emyaka 19 nga eweereza Bannayuganda era nga kati eyitibwa nnamba emu. Awo ky’eva egabana essanyu lino n’abawuliriza baayo mu Kiggunda Ky’omwaka ekiriyo nga 06 Ogwomunaana (Muwakanya) mu Las Vegas waayo e Kavumba nga osasula 10.000 gwokka . Buli omu luno alwesunga.ย