Kooti etyemula ogwa Mbabazi ku by’okulonda. By Simba News Correspondent March 31, 2016 1 min read Kooti ensukkulumu enkya ya leero ekedde kubooga okuwa ensala yaayo ku musango gw’ebyokulonda ogwawawaabirwa John Patrick Amama Mbabazi. Abalamuzi omwenda nga bakulirwamu Ssaabalamuzi Bart Katureebe bonna batudde okuwa ensala yaabwe.