Kkooti yOmulamuzi we Kawempe etuula e Kanyanya evuddeyo newera Bannamawulire okukwata ebigenda mu maaso mu Kkooti nga bakozesa Kkamera oba
🗳️ Kkooti y’Omulamuzi w’e Kawempe etuula e Kanyanya evuddeyo newera Bannamawulire okukwata ebigenda mu maaso mu Kkooti nga bakozesa Kkamera oba Essimu mu kuwozesa Bannakibiina ki National Unity Platform. Kkooti eragidde Bannamawulire bawandiike buwandiisi ebigenda mu maaso. Kino kireeseewo obunkenke mu Kkooti ngabavunaanibwa bawakanya ekisaliddwawo nebategeeza nti sibakuvunaanibwa mu nzikiza.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

