Kitange Pr. Yiga mulamu tanafa – Pr. Jjengo
Mutabani w’omusumba w’Abalokole Pr Yiga Augustine, amanyiddwa nga Pr. Jjengo Yiga avuddeyo nategeeza nti Kitaawe mulamu tanafa wadde nga ali mu Ddwaliro era nasaba Bannayuganda okumusabira assuuke addemu okubasumba nga edda.

