Kitalo! John Ssenseko Kulubya afudde By Mubiru Ali August 27, 2019 1 min read Kitalo!Omwana w’omwami John Ssenseko Kulubya, omu ku Banaggagga mu Uganda afudde. Kigambibwa nti abadde yafuna Stroke mu March 2019. Ono afiiridde ku myaka 84 nga yazaalibwa mu 1935.
Ssente twazoononera mu kunoonya abawagizi ba NUP abagambibwa okubuzibwawo abataliiyo – Wangadya Jan 8, 2024