97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Kadaga ayise Minisita Tumwebaze mu kakiiko akakwasisa empisa

Sipiika wa Palamenti ya Uganda Rebecca Alitwala  Kadaga asabye akakiiko akakwasisa empisa n’ebiragiro okuyita Minisita avunaanyizibwa ku by’empuliziganya ne Tekinologiya ow’ekikugu (ICT) Frank Tumwebaze alabikeko mu kakiiko kano ku nsonga z’okuggyako  layini z’amasimu.

Kadaga agamba nti Tumwebaze asaanye okulabikako mu kakiiko kano lwa kunyoomoola kiteeso kya Palamenti eky’okwongezaayo okuwandiisa layini z’amasimu okumala omwaka mulamba.

About Mubiru Ali

Leave a Reply