97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ensimbi za NRM ezisindikiddwa mu matabi ziyuzizzayuzizza ba memba.

Ensimbi za NRM ezisindikiddwa mu matabi g’ekibiina eg’enjawulo mu byalo mu ggwanga zirese ziyuzizzayuzizza ba memba ba NRM.

Ekimu ku bitundu ba memba gyebaakaayuukanye olw’ensimbi zino, abe Kansanga mu Makindye bavudde mu mbeera lwa ba memba abali mu 500 okubasindikira emitwalo 200.000 nga buli omu alina kufuna  nusu 500 byokka.

Ye ayogerera akakiiko akanoonyeza NRM akalulu Micheal Ssebalu agamba nti ssente zino tezaabadde za kugabana wabula za kutambuza mirimu gya woofiisi (Kakkalabizo)  ya kitundu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply