empaka za miss curvy nziwagira – Sipiika
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga avuddeyo nawagira empaka z’abakazi Mukama beyagemulira obutuuliro wamu n’amakudde oluvannyuma lw’abategesi okuvaayo nebamunyonyola bulungi nti ekigendererwa ky’empaka zino zikukozesa bakazi bano nga kyabulambuzi.

