Ekitundu ku katale ka St.
Ekitundu ku katale ka St. Balikudembe akamanyiddwa ennyo nga Owino ku nsalosalo z’omwala ggwe Nakivubo kimenyeddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero abantu abatanategeerekeka nga kigambibwa nti tebafunye lukusa yadde kiwandiiko kibakiriza kumenya okuva mu Kampala Capital City Authority – KCCA.
#ffemmwemmweffe
