ebya mtn bijulidde alipoota ya iso
Oluvannyuma lw’ebiriwo mu ggwanga naddala nga bikwatagana ne kkampuni y’ebyempuliziganya eya MTN Uganda, Gavumenti etegeezezza nti erindirira alipoota ennungamu okuva mu kitongole kya bambega abakettera munda mu Ggwanga ekya ISO olwo bamanye kiki ekiddako.

