97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ebirwa byerabirwa:

Awava munno tewadda munno awava erinnyo wadda ddibu, awava okugulu wadda mugo; Herman Basudde yagenda n’ekitone kye wabula bukya nga avaawo alinga akyaliwo kuba byeyayimbako tubilaba kati, ddala yali mulanzi.
Olunaku olwaleero giweze emyaka 21 kasookanga kafulu wa ggita, omuyiiya ow’ebisoko era Nabbi Ssaalongo Ssemakula Herman Basudde w’abantu atuva ku maaso ku luguudo lw’e Masaka.
Osinga kumujjukirako ki era osinga kunyumirwa kayimba ki?
Mukama akuwumuze mirembe omugave

About Mubiru Ali

Leave a Reply