97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

E mityana basuubula abakyala abanyarwanda

Abakyala bannansi ba Rwanda kigambibwa nti batundibwa eri abo abesobola e Mityana nga bagulibwa okutandikira ku mitwalo 80,000/= eziweebwa akola ogwakayungirizi nga ono yabakima e Rwanda.
Ekikolwa kino kisinga mu ggombolola ya Ssekannyonyi ku byalo nga;Bukooba, Lukingiridde, Katungulu n’e Kanya.
RDC w’e Mityana Capt. Yahaya Kakooza agamba nti okunoonyereza kwatandise dda okukwata abo abenyigira mu kikolwa kino.

About Mubiru Ali

Leave a Reply