Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,705 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Category

Category: News

Bwemusalawo obubi mwejjusa nga mwekka – Pulezidenti Museveni

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM Yoweri Kaguta Museveni ku kifo kya Pulezidenti; “Nga tugenda mu…

RDC ssente z’abavubuka ziriwa? – Pulezidenti Museveni

Omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ataasiza amyuuka RDC wa Disitulikiti y’e Maracha Monica Koliba okuganjabulwa abatuuze ababadde bataamye…

Ab’e Kibuku ne Butaleja mwebale nnyo – NUP

Ekibiina ki National Unity Platform kyebazizza abantu b’e Kibuku ne Butaleja olwokugumira embeera y’enkuba nebabaawo mu nkungaana zakwatidde…

Abawangulwa mu kamyuufu Pulezidenti yatukirizza okwesimbawo – Mbayo

Eyaliko Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti, Esther Mbayo yavuddeyo mu lukiiko lwa Bannamawulire ku Palamenti nategeeza nga…

Owa Poliisi eyakuba omuwala oluyi bamusindise ku alimanda

Omusirakale wa Uganda Police Force ASP Clive Nsiima asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa City Hall mu Kampala navunaanibwa…

Tetulina kyetuyinza kukolera bayizi bebatawandiisa – UNEB

Omwogezi w’Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board – UNEB Jennifer Kalule Musamba avuddeyo…

Okusigala mu Uganda nga Kyagulanyi ye Pulezidenti lwakiri nfa – Asuman Basalirwa

Munnakibiina ki JEEMA Asuman Basalirwa; “Sirina buzibu bwonna na Kyagulanyi (Bobi Wine), wabula annumba nnyo nze n’abantu bange.…

Nawulira eddoboozi nga lingamba nti Rwakasisi bamulanga bwemage – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni: “Mu State House enkadde, mwalimu ka wofiisi akatono mwengenda nensaba. Nebuuza, Omusango gwa Chris…

Pulezidenti Museveni wummula njakukuwa akasiimo – Kasibante

Akwatidde ekibiina ki National Peasants Party (NPP) Robert Kasibante asabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuwummula mu mirembe namusuubiza…