Bobi Wine agenze Bugiri kuziika By Mubiru Ali April 25, 2019 1 min read Omubaka wa Kyaddondo East Roberrt Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine agambibwa okuba nga yatolose ku Poliisi eyabadde emusibidde mu makaage e Magere ali Bugiri gyagenze okuziika Haji Siraji Samanya Lyavaala.