97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bannamateeka bakyalidde Kyagulanyi – Luke Owoyesigyire

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire; “Olwaleero ku ssaawa mwneda n’ekitundu ez’olweggulo, ekibinja kya Bannamateeka 8 nga bakulembeddwa Hon. Asuman Basalirwa nga y’omu ku Bannamateeka ba Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bamukyalidde mu maka ge e Magere. Bano bamutwalidde emmere n’ebintu ebyokukozesa awaka n’ebirala byebetaaga awaka buli lunaku.
Tukyagenda mu maaso n’okumukuumira awaka wamu n’okuwa obukuumi ekitundu kyonna nga bwetulinda okusalawo kwa Kkooti Enkulu ku bbalaza.”

About Mubiru Ali

Leave a Reply