Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 132 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Laurent Simons owa IQ eweza 145

July 2, 2018 · Mubiru Ali

Amagezi; Omwana wuuno ow’emyaka 8 agenda kwesogga University oluvannyuma lw’okusoma omwaka gumu n’ekitundu byabadde alina okusoma mu myaka 6.

Laurent Simons kitaawe munnansi ya Belgium ate nga Maama we mu Dutch alina IQ eweza 145.

Omulenzi ono agamba nti essomo erisinga okumunyumira lya kubala, era nga yali ayagala kubeera musawo alongoose abantu, wabula oluvannyuma yalowooza okusoma ebyomubwengula agende ku mwezi naye nga kati ayagala kuyingirira bya Computer.