Bakwatiddwa lwakukuba biccupuli
Joseph Mugerwa yakwatiddwa Poliisi ya CPS nga yasangiddwa n’ebiccupuli bya kakadde kamu era nga ono yeyabuulidde poliisi wa gyeyabadde azijja ewa Hajji Namwenya Tumwesigye e Later gyebasanze ensawo ejjude ebiccupuli ebyemiwendo egyenjawulo.




