Babiri bawonye okugajambulwa lwakuwamba mwana By Mubiru Ali June 8, 2018 1 min read Abasajja babiri bakwatiddwa e Kireka – Kamuli nga bagezaako okuwamba omwana. Bano bawonye okugagyambulwa abatuuze ababadde bataamye obugo.